
19/10/2024
Dr. Ssematimba agamba nti tewali kintu kimu kireta bizimba mu bakyala wabula ebintu nga okulwa okuzaala, okunywa sigala n’omwenge, omugejjo oguyitiridde nebirala bingi bisobola okukuviirako okubifuna.